Uganda

Engereka y’ebisale bya MGST /T-Net wamu n’Engassi z’okusasula ekikeerezi

                             

UgandaSteeringCommitteeWEB2Uganda Steering Committee

 

Uganda– Image 1 of 7

 

Ebisale by’Essomo–Ebisasulwa ku Lunaku Olusooka olwa buli Ssomo

  1. Eri abo abasomye obukulu (Adult High School (HS)) – tewali bisale bisasulwa (okuggyako ebisale bya MGST/T-Net)
  2. Abayizi ba Dipulooma – 375 Birr/course (tewali bisale bya MGST/T-Net bisasulwa)
  3. Ddiguli esooka (Bachelor of Arts (BA)) – 77,000/= buli ssomo
  4. Ddiguli ey’okubiri (Master of Arts (MA)) – 96,000/= buli ssomo
  5. Ddiguli ey’obukekenkufu mu buweereza (Doctor of Ministry (D.Min)) –96,000/= buli ssomo

Ebisale bya Minnesota Graduate School of Theology / T-Net

Buli ddiguli esasulibwa ebisale bino wammanga:

  1. $50 USD (150,000/=) ebisale by’okwewandiisa ebisasulwa mu mwaka ogusooka ogw’olusoma lwa ddiguli
  2. $50 USD (150,000/=) ebisale ebisasulwa mu mwaka ogw’okubiri ogw’olusoma lwa ddiguli
  3. $50 USD (150,000/=) ebisale ebisasulwa olw’okutikkirwa mu mwaka ogw’okusatu ogw’olusoma lwa ddiguli

Ensimbi eziwera 14,800/= ziteekwa okusasulibwa wamu na buli bisale $50 (150,000/=) olw’ensimbi ezitemebwa ku kusindika ensimbi eri ettendekero lya MGST/T-Net.

Engereka y’ebisale bya MGST /T-Net wamu n’Engassi z’okusasula ekikeerezi

UgandaJorum

Uganda Country Leader - Joram Katenda

011-256-772-528-602

PRJoram@gmail.com